Gavumenti eguze ambulance ziyambe ku babeera ku bizinga

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Minisita w’ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng Ocero avuddeyo nategeeza nga Gavumenti bweguze eryato agafemulago wamu n’emotoka agafemulago ziyambeko ku byobulamu mu bizinga by’e Kalangala, Buvuma n’ebirala okuyamba okutumbula ebyobulamu.
Zino ziri ku mutendera gwa Type C nga zirimu ventilators, ne resuscitators eziyamba ku muntu eyetaaga okuteekebwa mu ICU.
Share.

Leave A Reply