Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 181 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Gavumenti eggya kutta abaana bammwe kasita baneekalakaasa – Kasule Lumumba.

January 25, 2016 · Mubiru Ali

Sssaabawandiisi wa NRM Justine Kasule Lumumba agamba nti gavumenti eno yaakutta abaaneekalakaasa nga okulonda kuwedde.

Agamba nti balina amawulire nti waliwo abateeseteese okwekalakaasa ng’okulonda kuno okubindabinda kuwedde. Era alabudde abazadde nti anaasindika omwana okugya mu Kampala okwekalakaasa, amasasi gaakunyooka.

Sssaabawandiisi agamba nti eno Gavumenti ya Museveni eya ssaabalwanyi terina jeraga.

Bino abyogeredde Nsangi mu Wakiso mu lukungaana.

Listen to audio below