Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Gavumenti egenda kwewola okuva mu EXIM Bank

September 27, 2018 · Mubiru Ali

Olukiiko olukulu olw’Eggwanga luyisiza ekiteeso kya Gavumenti eky’okwewola ensimbi eziwerera ddala obukadde bwa ddoola kinaana mu butaano ($84.73) okuva mu EXIM Bank eya China okuyamba ku project ya National Science, Technology, Engineering and Innovation Skills Enhancement Project.