Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 674 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

GAVUMENTI EGENDA KUMENYA AMASUNDIRO GONNA AMAPYA MU GGWANGA

April 30, 2021 · Mubiru Ali
Ssentebe w’akakiiko akateekerateekera ebibuga mu Ggwanga aka National Physical Planning Board Uganda Muky. Amanda Ngabirano avuddeyo nategeeza nga Gavumenti bwegenda kumenya amasundiro g’amafuta gonna agazimbiddwa oluvannyuma lwa Ntenvu 2020 okwetoloola Yuganda yonna okusobola okukendeeza obulabe obuyinza okubaawo singa omuliro gukwata.