Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 259 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Gavumenti egenda kugula Ambulance eziri ku mutindo gw’ensi yonna

June 16, 2017 · Mubiru Ali

Gavumenti nga eyita mu Minisitule y’ebyobulamu emalirizza enteekateeka mweyagala okuyita okugulayo   ”Ambulance” bbiri eziri ku mutindo gw’ensi yonna ziyambeko okujuna bannayuganda baleke kufa mu ngeri ey’ekyeyonoonero

Ambulance zino ezinaabaamu eddagala ery’amangu, abasawo n’ebirala zijjakwanguwangako okutuuka  mu bifo ebitali bimu okutaasa abantu abantu olw’obuzibu bwebaba bafunye .

Dr. Diana Atwine, omuwandiisi omukulu mu Minisitule evunaanyizibwa ku by’obulamu bino yabifuuye bannamawulire.

”Tugenda kugula Ambulance bbiri zigenda kuyambako n’okutuleyininga kubanga kati n’e Mulago tugenda kutuleyininga emergency service Medicine, Tugenda kutandikira wano e Kampala tuteekewo call center”. Bw’agamba Dr. Diana Atwine .