Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,554 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Gavumenti egenda kugaba tab – Minisita Nabakooba

March 11, 2021 · Mubiru Ali
LEEDIYO ZALEMESEBWA KATI TULEESE TAB;
Minisita Judith Nabakooba avuddeyo nategeeza nga Gavumenti egenda bwegenda okugula tab ezikozesa solar 1500 bazigabire amaka agatalina mwasirizi okusobozesa abaana okusomera ku mutimbagano (e-learning).
Minisita agamba nti Gavumenti etaddewo obukadde 900 ezigenda okukozesebwa okugula, okusasulira internet, okubatendeka enkozesa yaazo wamu n’okuzituusa ku maka gano.