Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,515 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Gavumenti egaanye ebya URA ku akawunta z’abantu

April 10, 2018 · Mubiru Ali

Gavumenti eyimirizza enteekateeka z’ekitongole ekikunngaanya omusolo mu ggwanga ekya Uganda Revenue Authority ez’okumanya ebikwata ku akawunta za Bannayuganda nga eyita mu bbanka ez’enjawulo.

Minisita avunaanyizibwa ku mpuliziganya ey’ekikugu n’ebyuma bikalimagezi, Frank Tumwebaze asinzidde mu lukungaana lwa Bannamawulire ku Uganda Media Centre mu Kampala n’ategeeza nti olukiiko lwa ba Minisita lwawadde Minisita avunaanyizibwa ku by’enfuna by’eggwanga Matia Kasaija ekiragiro awabule aba URA ku nsonga eno erabika nga eyinza okutaataaganya  eby’enfuna by’eggwanga lino