Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 1,122 listening Simba FM Live

Gavumenti eddizza Buganda emotoka ya Kabaka Muteesa

September 17, 2020 · Mubiru Ali
Olunaku olwaleero Gavumenti ya Yuganda nga eyita mu Minisitule y’Ebyobulambuzi eddizza Obwakabaka bwa Buganda emotoka ya Sir Edward Walugembe Fredrick Muteesa II gyeyali avuga ekika kya Rolls Royce. Emotoka ekwasiddwa Omulangira David Wasajja nga emukwasiddwa Baminisita b’ebyobulambuzi Hon. Butime ne Hon. Kiwanda. https://youtu.be/fRVYn9rlDfY