Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Gavementi ekolagana n’Omusinga – Makasi
December 3, 2018 · Mubiru Ali
Munnamateeka w’Obusinga bwa Rwenzururu Alfred Makasi agamba nti bbo betegefu okugondera ebiragiro bya Kkooti nga balabikako mu kkoti.
Ono agamba nti okuwozesa omusinga n’abakuumi be tekigenda kumalawo bukuubagano obuli mu kitundu ky’e Rwenzori.
Wabula wetaagisa okubaawo okwogerezeganya wakati wa Gavumenti n’Obusinga.