Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 186 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Gashumba ggwe nga wavuma Katikkiro – Waiswa

May 25, 2022 · Mubiru Ali
Frank M. Gashumba; “Mbadde nenya Gavumenti emyaka mingi, naye sivumibwangako nga bwebanvumye nga njogedde ku National Unity Platform.
Tujja kusonyiwa abavubuka bano abatuvuma ku mutimbagano, naye tetujja kusonyiwa abo ababatendeka.”
Alex Waiswa Mufumbiro; “Mw. Gashumba talina buyinza kwogera ku bavubuka. Ku myaka gye yamala wiiki nnamba ngalengezza Katikkiro Charles Peter Mayiga. Musajja muwemu nnyo gwembadde sirabangako. Aliwo kubuzaabuza.”