Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 277 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

FUSO eremeredde omugoba waayo neggwa mu luwonko e Buliisa

March 13, 2020 · Mubiru Ali

Daniel Mulondo ddereeva w’emotoka ekika FUSO addusiddwa mu ddwaliro lya Hoima Regional Referral Hospital nga ataawa oluvannyuma lw’emotoka eno okumulemerera neggwa mu kiwonvu mu Muluka gw’e Butiaba mu Disitulikiti y’e Buliisa. Bbo abantu bagufudde mugano nga ggwanswa nga balabiddwako nga betisse ebitereke by’ebintu ebibadde ku motoka.