Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 193 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Fuso enyize bataano, 1 mufu – Masaka.

April 7, 2016 · Mubiru Ali

Javiira Mukasa myaka 32 omusuubuzi wa kasooli e Kyabakuza afiiriddewo mbulaga n’abalala bana nebamenyeka emikono n’amagulu.ย 

Akabenje kano kagudde mu kabuga k’e Kyabakuza mu Disitulikiti ye Masaka Fuso namba UAS 808B ebadde yetisse kasooli eremeredde omugoba waayo n’edda ekyennyumannyuma n’enyiga Javiira abaddeko byagula ku dduuka n’ akutukirawo ate abalala ne baddusibwa mu ddwaliro nga emikono gimenyese.

Ayogerera Police mu bitundu bya Masaka Afande Ibin Ssenkumbi akakasizza akabenje kano. Kit