Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 301 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

FUSO bbiri zikutte omuliro e Lira nezookya abasuubuzi

March 12, 2020 · Mubiru Ali

Abantu 14 bebaddusiddwa mu ddwaliro lya Lira Regional Referral Hospital oluvannyuma lw’okufuna ebisago eby’amaanyi oluvannyuma lw’okwokebwa omuliro ogukutte emotoka za FUSO e Boroboro ku Uganda Police Force Check Point. Emotoka ezikutte omuliro zibadde zetisse abasuubuzi wamu n’ente nga ziva mu Katale k’e Amac nga zoolekera Disitulikiti y’e Kitgum ne Lamwo.Kigambibwa nti FUSO ebadde etisse ebidomolera by’amafuta ga Petrol yevuddeko omuliro.