Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

FUFA ewaddeyo Njeru Technical Centre ekozesebwa mukulwanyisa ekirwadde kya COVID-19

Ekibiina ekitwala omupiira ogw’ebigere mu Ggwanga ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA) kiwaddeyo FUFA Technical Centre esangibwa e Njeru mu Disitulikiti y’e Buikwe eri District Covid-19 Task force ekozosebwe mu mirimu gyokulwanyisa ekirwadde kya COVID-19 mu Ggwanga.
Ekifo kino kyakwasiddwa Dr. Bbosa Richard (Akulira Buikwe District Covid-19 Task force) ng’omulimu gwawomeddwamu omutwe Buganda Region FA Delegate Joseph Mwanje ngayita mu offiisi ya FUFA CEO Edgar Watson.
#StaySafe

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort