FUFA eronze Minisita Nakiwala okutegeka eza CECAFA

#SimbaSportsUpdates;
Ekibiina ekitwala omupiira ogw’ebigere mu Ggwanga ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA) kironze omumyuuka o’wokusatu owa Pulezidenti wa FUFA Minisita Florence Nakiwala Kiyingi okukulira olukiiko oluteesiteesi olwa CECAFA U-20 Women Championship ezigenda okuyindira mu Yuganda ku FUFA Technical Centre-Njeru. Empaka zino zisuubirwa okutandika nga 22 August 2021.

Leave a Reply