Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 551 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Fresh kid agenda kusomera ku Kampala Parents

April 12, 2019 · Mubiru Ali
Wolokoso:
Omuyimbi omuto Fresh Kid UG wamu ne Maneja we bafunye omukisa nebasisinkana ne Mw. Rajiv Ruparelia bwatyo nakiriza okuweerera Fresh Kid UG mu ssomero lya Kampala Parents School okutuuka bwanamaliriza okusoma Primary.
Rajiv yategeezezza nti omwana ono yamusanyusizza olw’embeera ze nebiruubirirwa bye era bwatyo nasalawo amuyambe amukwatireko okulaba nti abituukiriza era abeere ekyokulabirako eri abalala.