flying squad asse ababbi basatu e jinja

Ekitongole kya Poliisi ekya Flying Squad e Jinja kisse ababbi 3 ab’emmundu bwebabadde bagezaako okubba omusuubuzi e Masese mu Jinja Municipality. Bano babadde batambulira mu motoka ekika kya Premio nnamba UAP 449S nga babadde n’emmundu ekika kya AK 47.

Omu ku babbi bano ategerekeseeko erya Lukwago, emirambo gyabano gitwaliddwa mu ggwanika ly’e Jinja.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
ebyokuwandiisa people power bizeemu omukoosi