Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Finals z’Engule 2021
December 10, 2021 · Mubiru Ali
Bano n’edukusa zaabwe bebatuusa ku mpaka ezakamalirizo ez’Engule ya Radio Simba World Cup Y’olulimi Oluganda n’okumanya 2021, anaabani anaaba Ssengule oba Nnangule 2021. Lindirira ku Leediyo Luboggola Simba ku Sunday nga 12-Dec-2021.