Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 370 listening Simba FM Live

Ffwe twakozesa GDO ate IMF nekozesa GNP – UBOS

August 10, 2022 · Mubiru Ali
Ababaka ba Palamenti batadde abakungu okuva mu kitongole ekivunaanyizibwa ku bibalo ekya Uganda Bureau of Statistics (UBOS) okunnyonyole ngeri gyebatuuka okulangirira Yuganda nti eri mu luse lwa ‘Middle Income’.
Abakungu bategeezezza Ababaka nti bbo bakozesa Gross Domestic Product (GDP) okutuuka okulangirira Yuganda nti etuuse mu ‘Middle Income’ so nga International Monetary Fund – IMF yakozesa Gross National Product (GNP). Wano Ababaka webabasabidde okunnyonyole ekituufu kyekiriwa.