Breaking
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 328 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Ffenna wamu tusobola okulwanyisa COVID-19 – Bobi Wine

March 23, 2020 · Mubiru Ali

Bobi Wine; “Ekirwadde kya #COVID19 kitujjukize nti ffenna tulina obusobozi n’obuyinza okuleetawo enjawulo naddala singa twegatta. Kitandika naawe nabo abakulinaanye, kitandika na famire yo.Tusomese buli omu wadde mukadde oba muto ku kirwadde kino, tukozese kyonna kyetulina okusomola okumanyisa buli omu kuba ffenna tusobola okubulwala oba okubutambuza. Tubeere begendereza nnyo kuba buli omu asobola okubufunira awantu wonna nabutwala mu famire ye n’oluvannyuma nebasasanira ekitundu kyonna. Ffenna tubeere basaale mu kulwanyisa obulwadde buno. #COVID19UG.