Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Ffe ng’Abalokole tetugenda kukiriza muyaga Bobi Wine tukulembera – Apostle Lubega

September 30, 2018 · Mubiru Ali

Apostle Grace Lubega nga ono ye senior pastor wa Phaneroo Ministries International esangibwa ku Plot 6, Kyambogo Drive, Matrys Way, Ntinda, Kampala akowodde abavubuka Abalokole bonna okuvaayo bayingire ebyobufuzi bataase Uganda ekkula lya Africa. Ono bwe yabadde abuulira mu kkanisa ye ey’abalokole yavuddeyo nategeeza nga bbo Abalokole bwebategenda kukiriza muvubuka muyaga ‘Ganja Man’ kukulembera bukadde n’abukadde bwa Bannayuganda abategeera.

Ono era yabasabye bamwegateko basabe okulaba nti Bobi Wine aggwa era aleme kutwala bukulembeze. Ono ayongera n’agamba nti Uganda yetaaga omuntu omutuukirivu so si oyo eyatunda ekitibwa kye.

Bwatyo yasabye Abalokole bongere okusaba Katonda ayimuse omulokole aveeyo atwale obukulembeze.