Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 356 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Ffe eby’e Kyankwanzi tetubiriimu – Sophie Gombya

June 28, 2019 · Mubiru Ali
Abayimbi abeggatira mu kibiina kyabwe ekya Uganda Musicians Association (UMA) bavuddeyo nebategeeza nti ssi bakusisinkana Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni mulusirika olutegekeddwa nga bwebaali bakiriziganyizza. Pulezidenti w’ekibiina kino Sophie Gombya agamba nti baagala kusooka kusisinkana Ssaabaminisita wa Yuganda ku mateeka agagaana bayimbi banaabwe okuyimba n’ekirala nti abateekateeka olusirika luno bbo nga aba UMA tebanategeera bulungi bigendererwa byabwe nga betaaga okusooka okubyekaanya.