Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano ffena tweyiwe ku Summer Gardens Mukono nga 6122026 fayinolo News: Abantu 2 bga kuliko Omusirikale wa Uganda Police Force wamu nomusomesa basimbiddwa mu Kkooti yOmulamuzi etuula e Kanyanya nebavunaanibwa omusango News: Ekibiina ki National Unity Platform kitegese okujjukira Bannakibiina abatirimbulwa abebyokwerinda mu kwekalakaasa okwaliwo wakati wa 18 ne 19
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 313 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Ffe bwetuba twasalawo kulonda Pulelzidenti Museveni bino sibyansikirano era gwetujja okukomako, sijja kukuba ngalo za mwana nabazzukulu

October 14, 2026 · Radio Simba

🚨 Ffe bwetuba twasalawo kulonda Pulelzidenti Museveni bino sibyansikirano era gwetujja okukomako, sijja kukuba ngalo za mwana n’abazzukulu – Aisha Ssanyu lya Museveni. https://youtu.be/yVEZChTBm2U

Aisha Ssanyu lya Museveni; “Ekirala ekinyiizizza be bantu abefuula nti Uganda yaabwe bagisuubula nebatandika n’okuggyako banaabwe security, kyokka nga bagiwa Bobi Wine nebamuwa ne armoured car etayitamu masasi. Abantu bano tubakoledde gemazima naye olwokuba omukazi yagambye nti Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni akomawo 2031 nakyo nekibeera ekinyiizo ekinene ennyo. ………. Mpulidde waliwo agambye nti tukekereze, kituufu okukekkereza naye tukekereze ki kyetutalina? Tukuume ebituukiddwako naye nga ebyaffe batwala bitwale kati tugenda kukuuma ki? Tukuume byanaffe ngebyaffe byagenda? Ku myaka 64 nga Baminisita bakaabira ku TikTok. ….Ffe bwetuba twasalawo kulonda Pulelzidenti Museveni bino sibyansikirano era gwetujja okukomako, sijja kukuba ngalo za mwana n’abazzukulu..” Program Awali omukka ddamu ogirabe wano: htt