FDC tugivuddemu lwa mutima mulungi

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Gen. Mugisha Muntu: Okuva kwaffe mu FDC twakikoze mu mutima mulungi era nga tusuubira kino kijja kuyamba nnyo FDC era nga naffe abagenda ffenna tukolerera ekintu kimu. Kino twakituuseeko nga tumaze kwebuuza ku Bannayuganda okwetoloola eggwanga lyonna. Tusuubira okutongoza ekibiina kyaffe ekipya nga 25 December 2018 terunatuuka.

Share.

Leave A Reply