Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 98 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

FDC ngenda kubawangulira e Soroti ne Amuriat atazaala – Capt. Mike Mukula

July 12, 2022 · Mubiru Ali
Forum for Democratic Change; “Eyasingisibwako emisango Capt. Mike Mukula, tukimanyi nti olina botegese okulaga nti bakyuuse ofune obuwumbi bw’ensimbi n’okusiimibwa Nakyemalira akaddiye.
Nga obukadde bwa ddoola obwabulawo ku akawunti ya Gavi, the Vaccine Alliance nga zaali zakugema baana, newano obaze ssente, wabula tuli bamaanyi ku myaka 17.
Capt. Mike Mukula; “FDC ngenda kuwangula musajja wammwe atasituka era atazaala Patrick Oboi Amuriat mu Soroti City nga bwenamuwangula mu kalulu ka 1996 😂”