Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 366 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

FDC ewandiisizza omuntu omulala mu kalulu ka Omoro

May 13, 2022 · Mubiru Ali
Ekibiina kya Forum for Democratic Change – FDC olunaku olwaleero kiwandiisizza omuntu omulala okuvuganya ku kifo ky’Omubaka wa Omoro County oluvannyuma lwa Denis Owani obutalabikako ne ku lunaku olwokubiri nga kigambibwa nti yawambibwa ate nga abalala bagamba yaguliriddwa.
FDC etaddewo Odong Justine ngono yaliko Ssentebe wa LC3 owa Koro SC Tochi County, mu Disitulikiti y’e Omoro mu 2016-2021. Wabula kyo ekibiina kya FDC kikyakalambidde nti; “Oluvannyuma lwa ‘junta’ okulumba nawamba Denis Owani babbye n’empapula ezokwewandiisa.”