Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 151 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

FDC evumirira eky’okutta abantu e Kasese

November 28, 2016 · Mubiru Ali

Ekibiina ekya FDC kivumiridde ekya abantu 55 abattiddwa ku bulumbaganyi obwakoleddwa klu Businga bwa Rwenzururu era nga obulumbaganyi buno bwakoleddwa ku Musinga w’obusinga bwa Rwenzururu Charles Wesley Mumbere mu kibuga Kasese .ย 

Akulira ekibiina kya FDC , Maj. General Mugisha Muntu agamba nti Gavumenti yabadde n’obusobozi obutereeza embeera n’okufuba okwewala abantu ba bulijjo okufa mu ngeri ng’eno .

Muntu agamba nti Gavumenti ya Museveni yandibanga ekozesa obukodyo obw’enjawulo okubanga ekangavvula abo bonna baalonda FDC mu kulonda kwa bonna okwaliwo gyebuvuddeko.

okwogera bino abadde mu lukungaana lwa Bannamawulire ku Travel Hotel e Jinja nga eno FDC gyegumbye mu Lusirika .