Breaking
News: Olutindo -Kakande- Ebipya ku Muwanga bibi. LC1 bakubba za PDM, ttaka nokubega Abantu ku byalo News: Abatuuze bawalirizza Mmeeya wa Nansana Sserunkuuma JohnBosco okulangilira Ssentebe bbo gwebalumiriza nti yawangudde owebyokulonda nabakuba News: Minisita avunaanyizibwa ku byobulamu mu Ggwanga Dr. Chris Baryomunsi alangiridde nga Uganda bwerinnye ku nfeete ekirwadde kya Ebola era nga
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 284 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

FDC evudde mu kalulu k’e Bukedea

June 14, 2023 · Mubiru Ali

Omukulembeze wa Forum for Democratic Change – FDC Patrick Oboi Amuriat avuddeyo nafulumya ekiwandiiko ngalaga nga bwebavudde mu kalulu k’ekifo kya Ssentebe wa Disitulikiti y’e Bukedea nga agamba nti obubbi bw’akalulu obwoleseddwa ekibiina kya National Resistance Movement – NRM bususse. Amuriat ategeezezza nti ba agenti b’omuntu waabwe bagenze okutuuka mu bifo webalondera ku ssaawa kumi na bbiri ezookumakya nga bokisi z’obululu zajjudde dda nga ne mu bifo ebimu basanze obukonge okulonderwa buweddewo.