Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 270 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

FDC BWALI BUFUMBO OBUJJUDDE EMIGGO

July 9, 2021 · Mubiru Ali

Hon. Alice Asianut Alaso Munnakibiina kya Alliance for National Transformation-Uganda; “Ndowooza okusalawo kwenali nkoze ng’omuntu kwesejjusa kwekuva mu Forum for Democratic Change – FDC. Puleesa, alusa nabuli kimu kyali kinzita.
Ennyumba mu FDC yali efuuse nzibu okubeeramu ffenna awamu. Bwali bufuuse obufumbo obwonoonese nga mulimu okutulugunya kwomumaka, naye ngasirikidde muli.
Nasalawo ngomuntu era ndi musanyufu nti navaayo. Kati nina emirembe egitagambika. Bwobeera nemirembe nebwosula mu nnyumba eyessubi naye nga oli musanyufu osobola okwerabirira.”