Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 60 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Father agombeddwamu obwala lwa kuteeberezebwa kukabasanya mwana muwala n’amufunyisa olubuto.

September 9, 2015 · Mubiru Ali

Father agombeddwamu obwala lwa kuteeberezebwa kukabasanya mwana muwala ow’emyaka 15 n’amufunyisa olubuto. Father Odo Emmanuel akulira essomero lya St. Mugagga e Nkozi mu Disitulikiti ye Mpigi ya ateeberezebwa okukabasanya omwana ono..

Nti Father ono abadde yawa omwana ono okusomera obwerere nga tasasula yadde ekikumi. Nabwekityo Father Emmanuel atwaliddwa ku police e Mpigi, oluvannyuma avunaanibwe mu kooti.