Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 249 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Famire yonna eggyiridde mu Nabbambula w’omuliro – Luwero.

April 7, 2016 · Mubiru Ali

Abantu bana nga bonna ba Famire emu abakulu 2 n’abaana 2 baggyiridde mu muliro ekiro ekikeesezza leero.ย 

Entiisa eno egudde ku kyalo Kawuku mu Ggombolola ye Busaana ekisangibwa mu Disitulikiti ye Luweero.

Kiteeberezebwa nti omu ku booluganda lw’omusajja ategeerekeseeko erya Oboro yaayokezza abantu bano olw’enkaayana ku kibanja. Kitalo.