Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa? News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 135 listening Simba FM Live

Famire ya bantu 4 esirikkidde mu muliro – Buikwe

August 4, 2016 · Mubiru Ali

Ssemaka ne Mukyalawe wamu n’abaana baabwe 2 basirikkidde mu nabbambula w’omuliro akutte ennyumba yaabwe ku kyalo ekimu ekisangibwa mu gombolola y’e Nyenga mu Disitulikiti y’e Buikwe ekiro ekikeesezza olwa leero .

Kigenyi Friday ow’emyaka 35, ne Mukyalawe Eva Nakisuyi myaka 28 n’abaana baabwe Namuga ne Kigenyi beebasangiddwa nga zembuyaga ezikaza engoye .

Police e Buikwe egamba nti etandise okunoonyereza ku kiviiriddeko akabenje kano oba nga omuliro gukumiddwa mu bugenderevu oba nedda ย .

Entiisa eno erese miranga na maziga mu kyalo kino . Kitalo !