Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 277 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Facebook egaddewo emikutu gya Bannakibiina kya NRM

January 9, 2021 · Mubiru Ali
Wanyama Don Innocent; “Muswadde nnyo abagwira abalowooza nti musobola okuyamba nemuteekawo obukulembeze obubakiririzaamu mu Yuganda nga muyita mukujjako emikutu gyabawagizi ba National Resistance Movement – NRM. Musobola okutwala emikutu gyammwe naye temujja kutwala Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.”
Emikutu egigiddwako gyejo egyabawagizi ba Gavumenti egibadde gisaasanya pokopoko wa Gavumenti nga kuno kuliko; Duncan Abigaba owa GCIC, Arshburg Katto, Jennifer Full Fugure, Bajjo Eventz, Isma Olaxess ne Chimp Reports. Amateeka agafuga twitter tegakiriza kutambuza pokopoko alimu okusiga obukyayi nayinza okukuma mu bantu omuliro.