Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 58 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Faaza Kibuuka agugumbudde abamusojja

July 25, 2016 · Mubiru Ali

Munnadiini Faaza Jacinto Kibuuka eyalangirira gyebuvuddeko nti ayabulidde Eklezia, agugumbudde abamusojja ku luwonzi naddala abava mu bukatoliki n’agamba nti abamu ffutwa na ffubitizi lyeribakoza ebyo.

Abadde mu kusaba okwetabiddwamu namungi w’abantu wali mu kifo ekipya kyeyatandikawa ekiyitibwa Marmrey Prayer Center ekisangibwa e Namugongo.

Faaza Kibuuka era asambazze n’engambo ezitandise okubungeesebwa nti ettaka eryo okuli Marmrey Prayer Center lyava mu bannabyabufuzi kyagagamba ekitali kituufu.

Ayongerako nti bo tebalina gwebalwanyisa wadde gwebavumirira.