Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,556 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Ezakungaanyizibwa okulwanyisa COVID-19 zigenda kugula motoka

September 26, 2020 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nategeeza nti ensimbi zonna ezakungaanyizibwa okulwanyisa ekirwadde kya #COVID-19 bwezigenda okukozesebwa okugula emotoka, okuyamba okuteekawo ebyetaagisa ku nsalo wamu n’okukola ku materekero g’omusaayi malwaliro 2 mu Arua ne Soroti nga eggwanga lyongera okwenyweza okulwanyisa ssenyiga ono omukambwe.
Ensimbi zino ezisoba mu buwumbi 29 zakukozesa okugula emotoka ekika kya Double Cabin 282 nga buli Disitulikiti yakuweebwako 2.