Eyesimbyewo awambiddwa

Munnakibiina kya FDC Rodgers Byamukamu avuganya ku kifo kya Mayor mu Mpalo Town Council mu district y’e Rukiga asimatuse okuttibwa. Kigambibwa nti ono yawambiddwa abantu abatanategeerekeka olunaku lweggulo mu makaage agasangibwa e Mpalo. Ono yaweereddwa ekitanda nga kati ajanjabwa.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Owa NRM awangudde mu Sheema North