Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 302 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Eyekwese mu ceiling oluvannyuma lwokubba akwatiddwa

March 19, 2021 · Mubiru Ali
BAMUSANZE YEKWESE MU CEILING OLUVANNYUMA LW’OKUBBA:
Uganda Police Force ku Ssetendekero wa Makerere ekutte Ddembe Ddumba oluvannyuma lwokusangibwa lubona mu ceiling ya School of Forestry gyabadde yekwese oluvannyuma lwokubba laptop eziwerako wamu n’ebintu ebirala.
Ono yasangiddwa ne Laptop 7 wamu ne hard disk eziwerako nga kirowoozebwa nti zino yaziggye mu offiisi eziwerako. Ddumba akuumirwa ku Poliisi ya Makerere.