Breaking
News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi. News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 221 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Eyegwanyiza ekifo kyOmubaka omukyala owa Disitulikiti ye Ssembabule…

November 19, 2025 · Radio Simba

Eyegwanyiza ekifo ky’Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Ssembabule ku kkaadi ya National Unity Platform Nina Roz Akankunda aka Nina Roz avuddeyo neyebaza Omubaka Omukyala owa Kampala Hon. Shamim Malende; “Njagala okutwala omukisa guno okwebaza Hon. Shamim Malende ssi ng’Omubaka kyokka wabula Munnamateeka omuvumu era eddoboozi lyabatalina bwogerero.
Webale nnyo kubeererawo famire yange n’okulwanirira eddembe lya Taata wange. Mu kaseera ng’essuubi lyobwenkanya liweddewo, abantu nga mmwe mukomyaawo essuubi. Obuvumu n’okwewaayo kwoyolesa eri amazima n’obwenkanya tebisobola kwerabirwa. Tusiima nnyo empeereza yo.”
#ffemmwemmweffe
#protestvoteug
#JusticeForAll
#shamimmalendewomanmpkampala