Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
News
Eyawangula akalulu ka Oyam North alayiziddwa
July 21, 2023 · Mubiru Ali
Munnakibiina kya Uganda Peoples Congress – UPC, Dr. Eunice Apio Otuko alayiziddwa mu butongole okukiikirira abantu be Oyam North. Ono azze mu bigere by’omugenzi Minisita Charles Engola eyakubwa omukuumi we amasasi agaamuttirawo.