Breaking
News: Emyaka 33 emabega ku lusozi Nnagalabi Buddo, Kabaka wa Buganda owa 36, Maasomoogi Ronald Muwenda Mutebi II yatuula ku Nnamulondo, eno yensonga News: Ha ha haaa………Kisembedde! Nga bwokirinda ddamu kino News: Ssanyu Jjereere! Obuganda busagambiza
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 198 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Eyatta omwana wa mujja we asindikiddwa mu kabula muliro.

August 13, 2015 · Mubiru Ali

Kkooti e Ntebe, esindise omukazi eyatta omwana wa mujja we lwa shs 10.000 mu kkomera yeebake yo ebbanga.
Omukazi ono ayitibwa Nansubuga Mariam, myaka 28,yakuba omwana myaka 07 wa mujja we lwa kukwata omutwalo gumu n’agugulamu ebintu eby’okukozesa.
Wabula Omulamuzi bw’abadde awa ensala ye, agambye nti omukazi ono abeere kyakulabirako eri abakazi abalala abakola Kino.