Breaking
News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi. News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 315 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Eyatemako omuwala omukono ngayagala okumusobyako asibiddwa emyaka 15

June 24, 2022 · Mubiru Ali
Kkooti e Bubulo mu disitulikiti y’e Manafwa esindise Derrick Kuloba ow’emyaka 27 mu nkomyo akulunguleyo emyaka 15 oluvannyuma lw’okumusingisa omusango gw’okutemako omuwala Evelyn Namasopo ow’emyaka 16 emikono bweyali agezaako okumusobyako.
Ono era alagiddwa okuliyirira Namasopo obukadde bwa sillingi za Uganda 50 olw’okugezaako okumutta.