Eyatemako omukazi emikono olw’ettaka asibiddwa myaka 15

Jasper Okech 33, asibiddwa emyaka 15 lwakutemako Namwandu Oming Pascolina emikono mu 2014 nga entabwe yava ku ttaka. Oming nga mutuuze w’okukyalo Aryebi, Omolo Parish, Iceme Sub-county mu Oyam district, nga 25 April, 2014 yalumbibwa omu ku baana ba bba okuva mu mukyala omulala bweyali ava mu katale namukuba n’oluvannyuma namusalako emikono mubugenderevu.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
Bobi Wine akwatiddwa Poliisi e Busaabala