BREAKING NEWS
Observer: Why Muhoozi Kainerugaba will be a weaker opponent Observer: Lukwago’s arrest puts rule of law on trial MBU: I thought I was too cool to get HIV – MC Kats reveals mystery MBU: King Saha announces 2026 concert at Kololo Independence Grounds Pulse Uganda: Digital number plate delays leave vehicles stranded across Uganda Red Pepper: HUGE SCANDAL! Newplan Boss Omulen Cited In Fake Money Racket As 11 Are Caged Over Sh11bn ‘Industrial Park’ Land Scam Red Pepper: WAKISO DISTRICT IMPUNITY! Fired Worker Wins Sh36m Court Payout East News: SFC Soldiers Pick Up Former Kampala City Mayor, Elias Lukwago East News: Kabanda Sacked as PLU Secretary General Pulse Uganda: Police apologise for misinformation about death of DTB customer, clarify circumstances

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

EYATEESA OKUTUTEEKA MU MUGGALO OBA YABALA KAKI – JOSEPH KABULEETA

Eyavuganyako ku kifo ky’Omukulembeze w’Eggwanga Joseph Kabuleta, avuddeyo nategezezza nti obudde buno abantu bafa enjala n’endwadde endala ezitali ssenyiga lumiimamawuggwe owa Covid-19.
Kabuleta bweyabadde ayogerako eri Bannamawulire yagambye nti abantu abamu bafa olw’okubulwa entambula ebatwala mu Ddwaliro okufuna obujjanjabi, ate abalaka besse olwobweraliikirivu obungi ku mirimu gyaabwe n’ebirala.
Era agamba olw’embeera y’omuggalo, abaana abawala bangi abatanetuuka bandifundikirira mu bufumbo olw’obutaba nassuubi lyakuddayo kusoma.
Wano wasinzidde okusaba Gavumenti okuleka abantu bagende bakole mukifo ky’okulinda ensimbi ezigabibwa Ssaabaminisita Rt Hon Robinah Nabbanja nga tezigenda kuweebwa buli omu, nga bwebasala namagezi agokulwanyisa ssenyiga ono omukambwe kuba tebamanyi ddi lwaliggwawo. Emboozi ye gifune wano mubujjuvu; https://youtu.be/NFXAPT4QZY4

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply