Breaking
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba! News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 357 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

EYATEESA EKYOMUGGALO YALEETA EKITEESO KYOMWAKA, ASAANA KUSIIMIBWA

July 25, 2021 · Mubiru Ali
Eyaliko Minisita wa Gavumenti ez’ebitundu Prof. Tarsis kabwegyere avuddeyo natendereza Gavumenti wamu ne Ministry of Health- Uganda olwokuvaayo nebateekawo omuggalo mu Ggwanga nti guyambye kinene mukulwanyisa ekirwadde kya Ssenyiga lumiimamawuggwe owa #COVID-19 natasaasana nnyo nga bwekyali.
Bino yabyogedde ayogerako eri Bannamawulire mu maka ge e Kashozi Kyamuhunga mu Disitulikiti y’e Bushenyi. Prof. Kabwegyere yagambye nti omuggalo guyambye kinene okukendeeza ku muwendo gwabantu abakwatibwa obulwadde buno.