Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 183 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Eyasiga ekyuuma ky’eddwaliro lya Arua Referral Hospital avunaaniddwa

February 27, 2022 · Mubiru Ali
Akakiiko okuva mu maka g’omukulembeze w’eggwanga aka @Anti Corruption Unit – State House Uganda nga kakole wamu ne Uganda Police Force kakutte Abilla Okello nasimbibwa mu Kkooti evunaana abali b’enguzi nabakenuzi lwakukozesa bubi offiisi ye.
Kigambibwa nti ono yaggyayo ekyuuma ky’eddwaliro lya Arua Referral Hospital ekikozesebwa okukebera endwadde nasigayo ng’omusingo okwewola ssene mu December 2021. Ono asindikiddwa ku alimanda.