Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 526 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Eyanyaga ensawo y’omulamuzi asibiddwa emyaka 15

June 10, 2024 · Mubiru Ali
Mulinzi Bilal 30, (eyambadde enkofiira) asaliddwa omusango gwokulumbagana Omulamuzi Gladys Kamasanyi namunyagako ensawo ye omwali akakadde 1 mu emitwalo 85, identity card y’obulamuzi, ebizigo wamu n’essimu ekika kya Iphone.
Mulinzi akirizza okwenyigira mu bubbi buno ne munne era nga batuuse obuvune ku mulamuzi Kamasanyu eyali agenze okukima ebivudde mu bigezo by’omwana we ebya PLE ku ssomero lya Green Hill Academy e Kibuli.
Ono bamuwadde ekibonerezo kyakusibwa emyaka 15 wabula Omulamuzi Margret Mutonyi amusaliddeko emyaka 2, emyezi 9 nenaku 3 zamaze ku alimanda bwatyo nalagira asibwe emyaka 12, emyezi 2 n’enaku 7.
Bya Christina Nabatanzi