Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,050 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Eyalondebwa ku bwa Ambassador e Kenya asunsuddwa

November 6, 2020 · Mubiru Ali

Akakiiko ka Parliament Appointments Committee nga kakubirizibwa Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga olunaku olwaleero katudde nekasunsula Dr. Hassan Wasswa Galiwango, eyalondebwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okubeera omubaka wa Yuganda e Kenya.
Omumyuuka w’omukubiriza wa Palamenti Jacob Oulanyah, akulira oludda oluvuganya Gavumenti Betty Aol Ocan wamu n’ababaka ba Palamenti bebamu kubabadde mu lutuula lw’Akakiiko kano.
and Members of Parliament.