Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 124 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM
News

Eyaliko Sipiika wa Palamenti Annet Anita Among olunaku lweggulo yalabiseeko mu lutuula lwa Palamenti oluvannyuma lwenaku 83, ngayita ku mukutu

August 5, 2026 · Radio Simba

🗳️ Eyaliko Sipiika wa Palamenti Annet Anita Among olunaku lw’eggulo yalabiseeko mu lutuula lwa Palamenti oluvannyuma lw’enaku 83, ngayita ku mukutu gwa Zoom. Olutuula lwa Palamenti luno lwabadde lukubirizibwa Omumyuuka wa Palamenti Thomas Tayebwa. Yadde nga Among talina kyeyayogedde, kino kimutaasa okufiirwa ekifo kye ng’Omubaka Omukyala akiikirira Disitulikiti y’e Bukedea olwabutalabikako mu ntuula za Palamenti.
Okusinziira ku Ssemateeka wa Uganda mu kawayiro 83(1)(d) wamu n’amateeka agafuga entuula za Palamenti, Omubaka yenna atalabikako mu ntuula za Palamenti 15 ezomuddiringanwa nga tafunye lukusa kuva wa Sipiika abeera ayolekedde okufiirwa ekifo kye.
Olutuula lweggulo lwabadde lutuula lwa Palamenti eye 12 olwomulundi ogwe 12.
Akola nga Director of Communications and Public Affairs, Grace Gidudu yategeezezza nti kino kikirizibwa Omubaka okuyita ku mutimbagano okwetaba mu lutuula lwa Palamenti wabula akawayiro 250(4) aka Parliamentary Rules of Procedure kagamba nti Omubaka yenna okuyita ku mutimbagano alina

Radio Simba News