Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise.
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
Eyaliko omumyuuka wa Ssaabaminisita afudde
January 1, 2021 · Mubiru Ali
Eyaliko omumyuuka wa Ssaabaminisita wa Yuganda owookusatu era Ambasaddor Paul Etyang afudde enkya yaleero. Ono ye Taata wa Captain Mike Etyang omu ku babonga enyonyi ya Yuganda empya Airbus A330-800 neo, okuva e Paris France okugituusa e Entebe.