Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 485 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Eyali Omuwandiisi w’enkalakkalira mu Woofiisi ya Katikkiro, Amb. William George Nagagga aziikiddwa

December 16, 2020 · Mubiru Ali

Eyali Omuwandiisi w’enkalakkalira mu Woofiisi ya Katikkiro, Amb. William George Nagagga aziikiddwa ku kyalo Bwotansimbi e Buloba.

Omulangira David Kintu Wasajja yatuusizza obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka. Omutanda asiimye emirimu gy’omugenzi eri Obwakabaka.

Katikkiro naye atenderezza Omugenzi ng’omusajja abadde omugezi ate ow’amazima.

Abantu ab’enjawulo beetabye mu kuziika kuno; Namasole Margaret Siwoza, Owek Amb. Emmanuel Ssendaula, Amb. Bill Matovu, Baminisita ba Kabaka abaliko n’abawummula, abaaliko ababaka ba Uganda mu nsi endala, n’abakungu abalala bangi.